Matthew 13:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo byonna Yezu yabibuulira ebibiina mu ngero; teyabagambanga kintu wabula mu ngero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bino byonna Yesu yabyogerera mu ngero eri ebibiina era teyayogera gye bali awatali ngero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebigambo ebyo byonna Yesu yabigamba ebibiina mu ngero; naye awatali lugero teyabagamba kigambo kyonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu ebyo byonna abantu yabibabuulira mu ngero. Teyayogeranga nabo nga takozesezza ngero.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebigambo ebyo byonna Yesu yabigamba ebibiina mu ngero; naye awatali lugero teyabagamba kigambo: