Matthew 13:45 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Era obwakabaka obw'omu ggulu bufaanana ng'omuntu omusuubuzi anoonya amalulu amalungi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ate era obwakabaka obw’omu ggulu bufaanana ng’omusuubuzi w’amayinja ag’omuwendo omungi eyali anoonya amayinja ag’omuwendo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Nate, obwakabaka obw'omu ggulu bufaanana omuntu omusuubuzi anoonya eruulu ennungi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Obwakabaka obw'omu ggulu era bufaanaanyirizibwa n'omuntu omusuubuzi, anoonya amayinja ag'omuwendo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nate, obwakabaka obw'omu ggulu bufaanana omuntu omutunzi anoonya eruulu ennungi: