Matthew 13:46 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bw'asanga eddulu erimu ery'omuwendo omunene, agenda n'atunda byonna by'alina, n'aligula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bwe yazuula ejjinja erimu ery’omuwendo n’agenda n’atunda bye yalina byonna n’aligula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe yalaba eruulu emu ey'omuwendo omungi, n'agenda n'atunda by'ali nabyo byonna, n'agigula.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'azuula ejjinja erimu ery'omuwendo ennyo, n'agenda n'atunda ebibye byonna by'alina, n'aligula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe yalaba eruulu emu ey'omuwendo omungi, n'agenda n'atunda by'ali nabyo byonna, n'agigula.