Matthew 13:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Endala ne zigwa ku luyinjayinja we zitaalina ttaka lingi; amangu ago ne zimera, kubanga tezaalina ttaka ggwanvu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Endala ne zigwa ku lwazi okutali ttaka lingi era ne zimera mangu kubanga ettaka teryali ggwanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensigo endala ne zigwa awali enjazi, awatali ttaka lingi; amangu ago ne zimera, kubanga tezaalina ttaka ggwanvu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Endala ne zigwa ku ttaka ery'oku lwazi, amangwago ne zimera, kubanga ettaka lyabuguumirira mangu olw'obutaba ggwanvu. Omusana bwe gwayaka ennyo, ne ziwotookerera;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
endala ne zigwa awali enjazi, awatali ttaka lingi amangu ago ne zimera, kubanga tezaalina ttaka ggwanvu: