Matthew 13:55 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ono si ye mutabani w'omubazzi? Nnyina tayitibwa Mariya? Baganda be si ye Yakobo ne Yozefu, ne Simoni ne Yuda?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne beebuuza nti, “Ono si ye mutabani w’omubazzi? Nnyina ye Maliyamu ne baganda be ba Yakobo, ne Yusufu, ne Simooni ne Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ono si ye mwana w'omubazzi? Nnyina si gwe bayita Malyamu? Ne baganda be Yakobo, ne Yusufu, ne Simooni, ne Yuda?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ono si ye mwana w'omubazzi? Nnyina si ye ayitibwa Mariya? Ne baganda be si Yakobo ne Yosefu, ne Simooni ne Yuda?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ono si ye mwana w'omubazzi? nnyina si gwe bayita Malyamu? ne baganda be Yakobo, ne Yusufu, ne Simooni, ne Yuda?