Matthew 13:56 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bannyina bonna tebali kwaffe? Ebyo byonna kale yabiggya wa?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bannyina babeera kuno. Kale, ebyo byonna yabiggya wa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bannyina bonna tebali waffe? Kale ono yaggya wa ebigambo bino byonna?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bannyina bonna tebabeera kwaffe? Kale ebyo byonna abiggya wa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bannyina bonna tebali waffe? Kale ono yaggya wa ebigambo bino byonna?