Matthew 13:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
enjuba bwe yavaayo, ne ziwotoka; olw'obutaba na mirandira, ne zikala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye omusana bwe gwayaka ne ziwotoka kubanga emirandira gyazo gyali kumpi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
enjuba bwe yavaayo, ne ziwotookerera; kubanga tezaalina mmizi, ne zikala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era olw'okuba ng'emirandira gyazo gyali tegisse nnyo wansi mu ttaka, ne zikala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
enjuba bwe yavaayo, ne ziwotookerera kubanga tezaalina mmizi, ne zikala.