Matthew 14:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omutwe gwe ne guleetebwa ku ssowaani, ne guweebwa omuwala, ye n'agutwalira nnyina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne baguleetera ku lusaniya ne baguwa omuwala, naye n’agutwalira nnyina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne baleeta omutwe gwa Yokaana ku lutiba, ne baguwa omuwala; naye n'agutwalira nnyina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne baguleetera ku ssowaani, ne baguwa omuwala, ye n'agutwalira nnyina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne baleeta omutwe gwe mu lutiba, ne baguwa omuwala: n'agutwalira nnyina.