Matthew 14:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamuddamu nti: “Tetulinaawo kantu wano okuggyako emigaati etaano gyokka, n'ebyennyanja bibiri.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamuddamu nti, “Ffe tetulina kyakulya kiyinza kubamala, wabula tulinawo emigaati etaano gyokka n’ebyennyanja bibiri.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamugamba nti, “Tetulina kintu wano okuggyako emigaati etaano, n'ebyennyanja bibiri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamugamba nti: “Tetulina kantu wano, okuggyako emigaati etaano, n'ebyennyanja bibiri.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamugamba nti Tetulina kintu wano wabula emigaati etaano, n'ebyennyanja bibiri.