Matthew 14:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaalya bonna baali abasajja enkumi ttaano, obutabala bakazi na baana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bonna abaalya baali ng’enkumi ttaano nga totaddeeko bakazi na baana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abo abaalya baali abasajja ng'enkumi ttaano (5,000), nga tossizako bakazi n'abaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abaalya, baali abasajja ng'enkumi ttaano, awatali kubala bakazi na baana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abo abaalya baali abasajja ng'enkumi ttaano, abakazi n'abaana obutabassaako: