Matthew 14:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kisisimuka ekyokuna n'ajja gye bali ng'atambula ku nnyanja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ku ssaawa nga mwenda ez’ekiro, Yesu n’ajja gye bali ng’atambula ku nnyanja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekiro mu kisisimuka ekyokuna Yesu n'ajja gyebali, ng'atambulira ku nnyanja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obudde bwali bunaatera okukya, Yesu n'ajja gye bali ng'atambula ku mazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekiro mu kisisimuka eky'okuna n'ajja gye bali, ng'atambula ku nnyanja.