Matthew 14:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero n'ayanukula nti: “Mukama, oba ggwe wuuyo, ndagira nzije gy'oli ku mazzi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Peetero n’amugamba nti, “Obanga ye ggwe ddala Mukama waffe, ndagira nange nzije gy’oli nga ntambulira ku mazzi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Peetero n'amuddamu n'agamba nti, “Mukama wange, oba nga ggwe wuuyo, ndagira nzije gy'oli nga ntambulira ku mazzi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Peetero n'amuddamu nti: “Mukama wange, oba nga ggwe wuuyo, ndagira nzije gy'oli nga ntambula ku mazzi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Peetero n'amuddamu n'agamba nti Mukama wange, oba nga ggwe wuuyo, ndagira njije gy'oli ku mazzi.