Matthew 14:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amangu ago Yezu n'agolola omukono n'amukwata, n'amugamba nti: “Ggwe ow'okukkiriza okutono, lwaki obuusizzabuusizza?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago Yesu n’agolola omukono gwe n’amukwata, n’amugamba nti, “Ggwe alina okukkiriza okutono, lwaki obuusizzabuusizza?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amangwago Yesu n'agolola omukono, n'amukwata, n'amugamba nti, “Ggwe alina okukkiriza okutono, kiki ekikubuusizzabuusizza?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amangwago Yesu n'agolola omukono, n'amukwata, n'amugamba nti: “Ggwe alina okukkiriza okutono! Lwaki obuusizzabuusizza?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amangu ago Yesu n'agolola omukono, n'amukwata, n'amugamba nti Ggwe alina okukkiriza okutono, kiki ekikubuusizzabuusizza?