Matthew 14:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yayagalanga okumutta, naye n'atya abantu, kubanga baali bamutwala ng'omulanzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kerode yali ayagala kumutta naye n’atya abantu kubanga baalowooza Yokaana okuba nnabbi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kerode bwe yali ayagala okumutta, naye n'atya abantu, kubanga baamulowooza nga ye nnabbi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Herode n'ayagala okutta Yowanne, kyokka n'atya abantu, kubanga baali bamanyi nti Yowanne mulanzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yali ayagala okumutta, n'atya abantu, kubanga baamulowooza nga ye nnabbi.