Matthew 15:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abayigirizwa be ne basembera ne bamugamba nti: “Omanyi ng'Abafarisaayo banyiize bwe bawulidde ekigambo ekyo?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa be ne bajja gy’ali ne bamugamba nti, “Omanyi ebigambo byo nga bwe binyiizizza Abafalisaayo?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abayigirizwa ne bajja w'ali, ne bamugamba nti, “Omanyi ng'Abafalisaayo baanyiize, bwe baawulidde ekigambo ekyo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abayigirizwa be ne bajja w'ali, ne bamugamba nti: “Omanyi ng'Abafarisaayo banyiize bwe bawulidde ekigambo ekyo?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abayigirizwa ne bajja, ne bamugamba nti Omanyi Abafalisaayo nga baanyiiga, bwe baawulira ekigambo ekyo?