Matthew 15:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'ayanukula n'agamba nti: “Buli muti Kitange ali mu ggulu, gw'atasimba, gulisimbulwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’addamu nti, “Buli kisimbe Kitange ali mu ggulu ky’ataasimba kigenda kusimbulwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'abaddamu n'abagamba nti, “Buli kisimbe Kitange ow'omu ggulu ky'ataasimba, kirisimbulwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'addamu nti: “Buli kimera ekitaasimbibwa Kitange ow'omu ggulu, kirisimbulwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'addamu n'agamba nti Buli kisimbe Kitange ow'omu ggulu ky'ataasimba, kirisimbulibwa.