Matthew 15:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso ebifuluma mu kamwa biva mu mutima; ebyo bye byonoona omuntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ebintu ebiva mu kamwa, biva mu mutima ne byonoona omuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ebifuluma mu kamwa, biva mu mutima; n'ebyo bye byonoona omuntu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ebyogerwa biva mu mutima, era ebyo bye byonoona empisa z'omuntu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ebifuluma mu kamwa biva mu mutima; n'ebyo bye byonoona omuntu.