Matthew 15:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo bye byonoona omuntu; naye okulya n'engalo ezitali nnaabe tekyonoona muntu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo bye byonoona omuntu, naye okulya nga tonaabye mu ngalo, tekwonoona muntu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo bye byonoona omuntu; naye okulya nga tanaabye mu ngalo tekwonoona muntu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bino bye byonoona empisa z'omuntu. Naye omuntu okulya nga tanaabye mu ngalo ng'obulombolombo bwe bulagira, tekizoonoona.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ebyo bye byonoona omuntu: naye okulya nga tanaabye mu ngalo tekwonoona muntu.