Matthew 15:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ayanukula n'agamba nti: “Si kirungi kuddira mmere y'abaana n'ogikasukira embwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’amuddamu nti, “Si kituufu okuddira emmere y’omwana okugisuulira embwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu n'agamba nti, “Si kirungi okuddira emmere y'abaana n'ogisuulira obubwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'addamu nti: “Si kirungi okuddira emmere y'abaana n'esuulirwa obubwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'addamu n'agamba nti Si kirungi okuddira emmere y'abaana n'okugisuulira obubwa.