Matthew 15:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abaanukula nti: “Nammwe ekibamenyesa ekiragiro kya Katonda okubeera empisa zammwe kiki?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu naye n’ababuuza nti, “Lwaki mumenya amateeka ga Katonda, nga mwerimbika mu bulombolombo bwammwe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abaddamu n'abagamba nti, “Nammwe kiki ekiboonoonyesa etteeka lya Katonda olw'obulombolombo bwe mwaweebwa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Lwaki nammwe temufa ku kiragiro kya Katonda olw'obulombolombo bwammwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'addamu n'abagamba nti Nammwe kiki ekiboonoonyesa etteeka lya Katonda olw'obulombolombo bwe mwaweebwa?