Matthew 15:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaalya baawera abasajja enkumi nnya, obutabala bakazi na baana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaalya baawera abasajja enkumi nnya nga totaddeeko bakazi na baana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abo abaalya baali abasajja enkumi nnya (4,000), nga tossizaako bakazi n'abaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abaalya, baali abasajja enkumi nnya, awatali kubala bakazi na baana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abo abaalya baali abasajja enkumi nnya, abakazi n'abaana obutabassaako.