Matthew 15:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne mudibya mutyo ekigambo kya Katonda olw'okubeera empisa zammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo tassaamu kitaawe oba nnyina kitiibwa. Bwe mutyo ne mudibya etteeka lya Katonda olw’obulombolombo bwammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
alireka okusaamu ekitiibwa kitaawe.’ Bw'emutyo mwadibya ekigambo kya Katonda olw'obulombolombo bwammwe bwe mwaweebwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
aba takyawalirizibwa kuyamba kitaawe. Bwe mutyo mwadibya ekiragiro kya Katonda olw'obulombolombo bwammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
alireka okussaamu ekitiibwa kitaawe. Mwadibya ekigambo kya Katonda olw'obulombolombo bwammwe bwe mwaweebwa.