Matthew 15:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Abantu bano bampa ekitiibwa kya ku mumwa bumwa; emitima gyabwe gindi wala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Abantu bano banzisaamu ekitiibwa kya ku mimwa.’ Naye emitima gyabwe gindi wala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“‘Abantu bano banzisaamu ekitiibwa kya ku mimwa;’” “‘Naye omutima gwabwe gundi wala.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
‘Abantu bano banzisaamu ekitiibwa mu bigambo bugambo, naye emitima gyabwe, tegindiiko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu bano banzisaamu ekitiibwa kya ku mimwa; Naye omutima gwabwe gundi wala.