Matthew 16:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ayanukula n'abagamba nti: “Obudde buba buwungeera, mugamba nti: ‘Bunaaba bulungi, kubanga eggulu limyukiridde.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’abaddamu nti, “Obudde bwe buwungeera mugamba nti, obudde bujja kuba bulungi kubanga eggulu limyuse nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'abaddamu n'abagamba nti, “ Bwe buba akawungeezi, mugamba nti [‘Bunaaba bulungi, kubanga eggulu limyuse.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Yesu n'abaddamu nti: “Obudde bwe buba buwungeera, mugamba nti: ‘Bunaaba bulungi, kubanga eggulu limyuse.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'addamu n'abagamba nti Bwe buba akawungeezi, mugamba nti Bunaaba bulungi: kubanga eggulu limyuse.