Matthew 16:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga buli alyagala okuwonya obulamu bwe, alibubuza; naye buli alibuza obulamu bwe okubeera nze, alibusanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga buli agezaako okuwonya obulamu bwe alibufiirwa, oyo alifiirwa obulamu bwe ku lwange alibuwonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga buli ayagala okulokola obulamu bwe alibubuza; na buli alibuza obulamu bwe ku lwange alibulaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga buli eyeemalira ku bulamu bwe, alibufiirwa, naye buli alifiirwa obulamu bwe ku lwange, alibuddizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga buli ayagaIa okulokola obulamu bwe alibubuza: na buli alibuza obulamu bwe ku lwange alibulaba.