Matthew 16:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abagamba nti: “Mwegendereze, mwekuume ekizimbulukusa ky'Abafarisaayo n'eky'Abasaddukaayo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’abagamba nti, “Mwekuume ekizimbulukusa ky’Abafalisaayo n’Abasaddukaayo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abagamba nti, “Mulabuke mwekuume ekizimbulukusa eky'Abafalisaayo n'Abasaddukaayo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abagamba nti: “Mulabuke, mwekuume ekizimbulukusa ky'Abafarisaayo n'Abasaddukaayo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'abagamba nti Mutunuulire mwekuume ekizimbulukusa eky'Abafalisaayo n'Abasaddukaayo.