Matthew 16:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne beebuuzaganya bokka na bokka nti: “Tetwaleese migaati.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Abayigirizwa ne boogeraganya bokka ne bokka nti, “Ayogedde bw’atyo kubanga tetwaleese migaati.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bo ne bawakana bokka na bokka, nga bagamba nti, “Kubanga tetuleese migaati.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo ne bagambagana nti: “Tetuleese migaati.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bawakana bokka na bokka, nga bagamba nti Kubanga tetuleese migaati.