Matthew 17:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abayigirizwa ne bamubuuza ne bamugamba nti: “Ate lwaki abawandiisi bagamba nti Eliya alina okusooka okujja?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa ne bamubuuza nti, “Kale lwaki abannyonnyozi b’amateeka bagamba nti, Eriya kimugwanira okumala okujja?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa be ne bamubuuza, nti, “Kale kiki ekigambya abawandiisi nti Eriya kimugwanidde okusooka okujja?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa be ne bamubuuza nti: “Lwaki abannyonnyozi b'amateeka bagamba nti Eliya y'ateekwa okusooka okujja?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayigirizwa be ne bamubuuza, ne bagamba nti Kale kiki ekigambya abawandiisi nti Eriya kimugwanidde okusooka okujja?