Matthew 17:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abayigirizwa be ne bategeera nga yali ayogera ku Yowanna Batista.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abayigirizwa be ne bategeera nti yali ayogera ku Yokaana Omubatiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abayigirizwa ne bategeera nti yali ayogera nabo ku Yokaana Omubatiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo abayigirizwa ne bategeera nti yali ayogera ku Yowanne Omubatiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abayigirizwa ne bategeera nti yayogera nabo ku Yokaana Omubatiza.