Matthew 17:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baatuuka awali ekibiina, omusajja n'ajja w'ali, n'amufukaamirira, n'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe yatuuka awaali ekibiina, omusajja n’ajja gy’ali n’afukamira we yali, n’amugamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baatuuka awali ekibiina ky'abantu, omuntu n'ajja awali Yesu, n'amufukaamirira, ng'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baatuuka awali ekibiina ky'abantu, omuntu omu n'ajja eri Yesu n'amufukaamirira,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baatuuka eri ekibiina, omuntu n'ajja gy'ali, n'amufukaamirira, ng'agamba nti