Matthew 17:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baali bakyakuŋŋaana mu Galilaaya, Yezu n'abagamba nti: “Omwana w'Omuntu agenda kuweebwayo mu mikono gy'abantu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bakuŋŋaanira mu Ggaliraaya, Yesu n’abagamba nti, “Omwana w’Omuntu anaatera okuliibwamu olukwe aweebweyo mu mikono gy’abantu
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baali nga bakyatudde e Ggaliraaya, Yesu n'abagamba nti, “Omwana w'omuntu agenda kuweebwayo mu mikono gy'abantu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa bwe baakuŋŋaanira mu Galilaaya, Yesu n'abagamba nti: “Omwana w'Omuntu ajja kuweebwayo mu bantu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baali nga bakyatudde e Ggaliraaya, Yesu n'abagamba nti Omwana w'omuntu agenda kuweebwayo mu mikono gy'abantu;