Matthew 17:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayigirizwa bwe baawulira, ne bagwa ku maaso gaabwe, ne batya nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa bwe baakiwulira ne bagwa wansi ne beevuunika nga batidde nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa bwe baaliwulira, ne batya nnyo, ne bagwa wansi nga beevuunise.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa bwe baawulira, ne batya nnyo, ne bagwa wansi nga beevuunise.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayigirizwa bwe baaliwulira, ne bagwa nga beevuunise, ne batya nnyo.