Matthew 17:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baayimusa amaaso, nga tebakyalabawo mulala, wabula Yezu yekka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe babbulula amaaso, baalabawo Yesu yekka!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe bayimusa amaaso gaabwe, ne batalaba muntu mulala, wabula Yesu yekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baayimusa amaaso, ne batalaba muntu mulala, wabula Yesu yekka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bayimusa amaaso gaabwe, ne batalaba muntu, wabula Yesu yekka.