Matthew 18:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kaseera ako, abayigirizwa bajja eri Yezu, ne bagamba nti: “Ani asinga obukulu mu bwakabaka obw'omu ggulu?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiseera ekyo abayigirizwa ba Yesu ne bajja gy’ali nga bagamba nti, “Ani asinga obukulu mu bwakabaka obw’omu ggulu?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kiseera ekyo abayigirizwa ne bajja eri Yesu ne bamubuuza nti, “Kale ani omukulu mu bwakabaka obw'omu ggulu?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kaseera ako, abayigirizwa ne bajja eri Yesu, ne bamubuuza nti: “Kale ani asinga okuba oweekitiibwa mu Bwakabaka obw'omu ggulu?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kiseera ekyo abayigirizwa ne bajja eri Yesu, ne bagamba nti Kale ani omukulu mu bwakabaka obw'omu ggulu?