Matthew 18:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuweereza n'avunnama mu maaso ge n'amugamba nti: ‘Nkwata mpola; ndikusasula byonna.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye omuddu oyo n’agwa wansi mu maaso ga mukama we, n’amwegayirira nti, ‘Ngumiikiriza, nzija kukusasula ebbanja lyonna.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo omuddu n'agwa wansi n'amusinza, ng'agamba nti, ‘Mukama wange, mmanja mpola, nange ndikusasula byonna.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omuddu n'afukamira, n'amwegayirira ng'agamba nti: ‘Ŋŋumiikiriza, ndikusasula byonna.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo omuddu n'agwa wansi n'amusinza, ng'agamba nti Mukama wange, mmanja npola, nange ndikusasula byonna.