Matthew 18:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agamba nti: “Mazima mbagamba nti bwe muteefuula ne mufaanana ng'abaana abato, temuliyingira mu bwakabaka bwa mu ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abagamba nti, “Ddala ddala mbagamba nti bwe mutakyuke kufaanana ng’abaana abato temugenda kuyingira mu bwakabaka obw’omu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'agamba nti, “Mazima mbagamba nti Bwe mutakyuka ne mufuuka ng'abaana abato, temuliyingira n'akatono mu bwakabaka obw'omu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'agamba nti: “Mazima mbagamba nti: bwe mutakyuka ne muba ng'abaana abato, temuliyingira Bwakabaka bwa mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'agamba nti Mazima mbagamba nti Bwe mutakyuka okufuuka ng'abaana abato, temuliyingira n'akatono mu bwakabaka obw'omu ggulu.