Matthew 18:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mukama we n'amuyita, n'amugamba nti: ‘Muweereza ggwe omubi! Nakusonyiye ebbanja lyonna, kubanga wanneegayiridde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Awo mukama we n’atumya omuddu gwe yali asonyiye n’amugamba nti, ‘Oli muddu mubi nnyo. Nakusonyiye ebbanja eryo lyonna, kubanga wanneegayiridde,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mukama we n'amuyita n'amugamba nti, ‘Ggwe omuddu omubi, nakusonyiwa ebbanja liri lyonna, kubanga wanneegayirira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo mukama we n'amuyita, n'amugamba nti: ‘Muddu ggwe omubi, nakusonyiye ebbanja lyonna kubanga wanneegayiridde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mukama we n'amuyita n'amugamba nti Ggwe omuddu omubi, nakusonyiwa ebbanja liri lyonna, kubanga wanneegayirira: