Matthew 18:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kale naawe obadde tolagiddwa okusaasira muweereza munno nga nze bwe nakusaasidde?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye ggwe kyali tekikugwanira kusaasira muddu munno nga nange bwe nakusaasidde?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naawe tekikugwanidde kusaasira muddu munno, nga nze bwe nnakusaasira ggwe?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale naawe obadde togwanira kukwatirwa muddu munno kisa, nga nze bwe nakukwatiddwa ekisa?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naawe tekikugwanidde kusaasira muddu munno, nga nze bwe nnakusaasira ggwe?