Matthew 18:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate era, buli ayaniriza omwana omuto ng'ono mu linnya lyange, aba ayanirizza nze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Na buli asembeza omwana omuto ng’ono mu linnya lyange ng’asembeza Nze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Na buli alisembeza omwana omuto omu ng'ono mu linnya lyange ng'asembezezza nze.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era buli ayaniriza omwana ng'ono ku lwange, aba ayanirizza nze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na buli alisembeza omwana omuto ng'ono mu linya lyange ng'asembezezza nze: