Matthew 19:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yezu bwe yasirissa ebigambo ebyo, n'avaayo e Galilaaya, n'ajja mu bitundu bya Buyudaaya, emitala wa Yorudani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu bwe yamala okwogera ebigambo ebyo n’ava e Ggaliraaya n’ajja mu bitundu bya Buyudaaya okusukka emitala wa Yoludaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka Yesu bwe yamala okwogera ebigambo ebyo, n'ava e Ggaliraaya, n'agenda mu kitundu ky'e Buyudaaya, emitala wa Yoludaani;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo olwatuuka, Yesu bwe yamala okwogera ebigambo ebyo, n'ava e Galilaaya, n'alaga mu kitundu ky'e Buyudaaya, emitala w'omugga Yorudaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka Yesu bwe yamala ebigambo ebyo, n'ava e Ggaliraaya, n'ajja ku mbibi y'e Buyudaaya emitala wa Yoludaani;