Matthew 19:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayigirizwa be ne bamugamba nti: “Obanga ensonga bwe ziri zityo ku musajja ne mukazi we, tekigwana kuwasa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa ne bamugamba nti, “Obanga bwe biri bwe bityo, ekisingako obulungi bwe butawasiza ddala!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa ne bamugamba nti, “Ebigambo eby'omusajja ne mukazi we bwe biba bwe bityo, si kirungi kuwasa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa be ne bamugamba nti: “Oba nga bwe biri bwe bityo wakati w'omusajja ne mukazi we, ekisinga butawasa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayigirizwa ne bamugamba nti Ebigambo eby'omusajja ne mukazi we bwe biba bwe bityo, si kirungi okuwasa.