Matthew 19:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ye n'abagamba nti: “Si bonna nti bategeera ekigambo kino, wabula abo abakiweereddwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abaddamu nti, “Abantu bonna tebayinza kutegeera kigambo kino okuggyako abo Katonda b’akiwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abagamba nti, “Abantu bonna tebayinza kukkiriza kigambo ekyo, wabula abo abakiweebwa Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Si bonna abasiima ekigambo ekyo, wabula abo Katonda b'akiwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Abantu bonna tebayinza kukkiriza kigambo ekyo, wabula abakiweebwa.