Matthew 19:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amugamba nti: “Biri wa?” Yezu n'amugamba nti: “Tottanga; Toyendanga; Tobbanga; Tojuliranga bya bulimba;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’amuddamu nti, “Ge galuwa?” Yesu n’amugamba nti, “ ‘Tottanga, toyendanga, tobbanga, towaayirizanga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amubuuza nti, “Galuwa?” Yesu n'addamu nti, “Tottanga, Toyendanga, Tobbanga, Towaayirizanga,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'amubuuza nti: “Biruwa?” Yesu n'addamu nti: “Tottanga muntu, tobbanga, toyogeranga bya bulimba ku muntu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nti Galuwa? Yesu n'agamba nti Tottanga, Toyendanga, Tobbanga, Towaayirizanga,