Matthew 19:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ossangamu kitaawo ne nnyoko ekitiibwa; Oyagalanga munno nga ggwe wennyini bwe weeyagala.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ossangamu ekitiibwa kitaawo ne nnyoko era yagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ossangamu ekitiibwa kitaawo ne nnyoko, era, Yagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa. Era yagalanga muntu munno, nga bwe weeyagala ggwe wennyini.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ossangamu ekitiibwa kitaawo ne nnyoko: era, Yagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka.