Matthew 19:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuvubuka bwe yawulira ebigambo ebyo, n'agenda nga munakuwavu, kubanga yalina eby'obugagga bingi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye omuvubuka bwe yawulira ebyo n’agenda ng’anakuwadde kubanga yali mugagga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omulenzi bwe yawulira ekigambo ekyo, n'agenda ng'anakuwadde; kubanga yali alina obugagga bungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuvubuka ono bwe yawulira ebigambo ebyo, n'agenda nga munakuwavu, kubanga yalina ebyobugagga bingi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omulenzi bwe yawulira ekigambo ekyo, n'agenda ng'anakuwadde: kubanga yali alina obugagga bungi.
Recommended Reading