Matthew 19:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayigirizwa bwe baawulira ebyo, ne bawuniikirira nnyo; ne bagamba nti: “Awo nno ani asobola okulokoka?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigambo ebyo abayigirizwa be ne bibeewuunyisa nnyo, n’okugamba ne bagamba nti, “Kale ani ayinza okulokolebwa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa bwe baawulira ne beewuunya nnyo, ne bagamba nti, “Kale ani ayinza okulokolebwa?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa bwe baawulira, ne bawuniikirira nnyo, ne bagamba nti: “Kale olwo ani ayinza okulokolebwa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayigirizwa bwe baawulira ne beewuunya nnyo, nga bagamba nti Kale ani ayinza okulokolebwa?