Matthew 19:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abatunuulira, n'abagamba nti: “Ku bantu kino tekisoboka, naye ku Katonda byonna bisoboka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abatunuulira enkaliriza n’abagamba nti, “Eri abantu tekiyinzika. Naye Katonda, ayinza byonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abatunuulira n'abagamba nti, “Mu bantu ekyo tekiyinzika; naye Katonda ayinza byonna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abatunuulira n'agamba nti: “Kino abantu tebakiyinza, wabula Katonda ayinza byonna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'abatunuulira n'abagamba nti Mu bantu ekyo tekiyinzika; naye Katonda ayinza byonna.