Matthew 20:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'addamu omu ku bo nti: ‘Munnange, sikukoze bubi; kale tetwalagaanye naawe dinaari emu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mukama waabwe kwe kuddamu omu ku bo nti, ‘Munnange si kubbye; bwe wabadde otandika okukola tetwalagaanye eddinaali emu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ye n'addamu n'agamba omu ku abo nti, ‘Munnange, sikukoze bubi; tewalagaanye nange eddinaali emu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka ye n'addamu omu ku bo nti: ‘Munnange, sikulyazaamaanyizza. Tewalagaanye nange denaari emu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'addamu n'agamba omu ku abo nti Munnange, sikukoze bubi: tewalagaanye nange eddinaali emu?