Matthew 20:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
na buli ayagala okubeera omubereberye mu mmwe, abeere muweereza wammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Na buli ayagala okuba omwami mu mmwe aweerezenga banne ng’omuddu waabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
na buli ayagala okuba ow'olubereberye mu mmwe anaabanga muddu wammwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era buli ayagala okuba ow'olubereberye mu mmwe, ateekwa okuba omuddu wa bonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
na buli ayagala okuba ow'olubereberye mu mmwe anaabanga muddu wammwe: