Matthew 20:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'omwana w'Omuntu bw'atyo, teyajja kuweerezebwa, wabula okuweereza, n'okuwaayo obulamu bwe ng'omutango ku lw'abangi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mube nga Omwana w’Omuntu atajja kuweerezebwa wabula okuweereza, n’okuwaayo obulamu bwe ng’omutango okununula abangi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga Omwana w'omuntu bw'atajja kuweerezebwa, wabula okuweereza, n'okuwaayo obulamu bwe okuba ekinunulo eky'abangi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okufaanana ng'Omwana w'Omuntu, atajjirira kuweerezebwa, wabula okuweereza, era n'okuwaayo obulamu bwe, ng'omutango okununula abangi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga Omwana w'omuntu bw'atajja kuweerezebwa, wabula okuweereza, n'okuwaayo obulamu bwe ekinunulo eky'abangi.